Amawulire
Abakukusa abantu babazudde- fayiro zaabwe ziwedde
Poliisi emaze okuwereza fayilo z’emisango z’abateberezebwa okukukusa abantu okubatwala mu ggwanga lya Saudi Arabia eri ssabawaabi wa gavumenti. Mukiseera kino poliisi enywezezza Halima Abdullah nanayini kampuni ya supreme security agency emu ku kampuni ezitwala abantu ebweru okukuba ekyeyo. Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga […]