Amawulire

Ab’akakiiko baanukudde abe bulaaya

Ab’akakiiko baanukudde abe bulaaya

Ali Mivule

February 26th, 2016

No comments

Akakiiko k’ebyokulonda kagaanye okuteekebwa ku ninga omukago gwa bulaaya okufulumya ebyava mu kulonda pulezidenti ku mutimbagano gwa yintaneti. Mu kiwandiiko ekyafulumiziddwa olunaku lweggulo ab’omukago guno bagamba byonna ebyava mubuli kifo webalondera birina okufuluma abalonzi baddemu okubyetegereza wamu n’abo ebesimbawo. Akulira omukago guno Eduard Kukan akkatiriza […]