Amawulire
Ababundabunda basabye gavumenti ettaka kwebalimira
Abanoonyi bobubudamu abali mu 5000 basabye government ebawe ku ttaka basobole okwerimira bawone okusabirizanga. Bino webijidde nga gavumenti Government yasengula abanoonyi bobubudamu 5000 okuva mu kambi ye Ssango–Bay e Tanzania nebabaleeta kuno mu district ye Kyegegwa.