Amawulire
Ababbi b’emmwanyi bayongedde e Bukomansimbi
Poliisi ye Kibinge mu disitulikiti ye Bukomansimbi eri ku muyiggo gw’ababbi abatanaba kutegerekeka abaalumbye ebyalo ebyanjawulo nabanyagulula abatuuze. Ssentebe w’egombolola ye Kibinge Sowedi SSerwadda agamba ababbi bano okusinga banyaguludde sitoowa z’emmwanyi. Omu ku basinze okukosebwa ye Patrick Kibirige gwebabbyeko ensawo z’emmwanyi 20 nga ne Patrick […]