Amawulire
Aba Dp bagenda wa Besigye
Ab’ekibiina kya DP okuva e Mukono bateekateeka kugenda mu maka g’eyakwatidde ekibiina kya FDC bendera e Kasangati poliisi gyekyamuggalidde. Bano bakukulemberwa amyuka ssentebe wa DP era omubaka wa municipaali ye Mukono Betty Nambooze. Nambooze azze akunga abantu okukunganya emmere n’ebikozesebwa ebirala babitwalire Dr. Kiiza Besigye. […]