Olwali

Yesozze akabaga kwebatamuyise

Ali Mivule

July 15th, 2013

No comments

Abantu abagwiira obubaga obutali bwaabwe tebali Uganda wokka

Mu ggwanga lya America, omusajja ow’omusajja ow’emyaka 28 yesozza akabaga k’amazaalibwa ag’omwana ow’emyaka 8.

Ono atuukidde mu byakulya n’okukwata balooni z’abana ekinyizizza abazadde ababadde baleese abaana baabwe

Omusajja ono abadde tayambadde ngatto na ssati webamufuumulidde

Ono nno okumanya yeekaza asoose kugaana kufuluma kyokka poliisi eyitiddwa n’emutwaala nga nabugi ssimufungize