Olwali

Yejjusa okwawukana ne bba

Ali Mivule

January 13th, 2014

No comments

Woman sues lwayers

Omukyala enzaalwa ye Bungereza akubye bannamateeka be mu kooti ng’abalanga butamubuulira nti okussa emikono ku kiwandiiko ky’okwawukana ne bba kyaali kyakukosa obufumbo bwe.

Jane agamba nti bannamateeka be tebamubuulira kabi kali mu kussa mukono ku kiwandiiko ekibawukanya ne bba

Omukyala ono agamba nti mu katuliki kale nga yali tasuubira nti bayinza okwawukana ne bba

Ono agamba nti yye kyeyali ayagala kwekwawukanamu ne bba bamale baddingane kyokka nga kino kati tekikyasoboka

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *