Emboozi

Yeerabidde Mukyala we

Ali Mivule

September 10th, 2013

No comments

Man wakes up

Omusajja gwebakubye eddagala nga bamulongoosa akimazeeko mukyala we bw’azze engulu nga takyamujjukira.

Omusajja ono atandise na kwegomba mukyala amubadde mu maaso era n’atandikirawo okumusuula obugambo ng’amutenda nga bw’ali omubalagavu.

Omusajja ono yebuuzizza oba abasawo beebabadde bamuwadde omukyala ono oluvanyuma lw’okuyita ku kufa.

Omusajja bw’ategeezeddwa nti oyo y’abadde mukyala we, awogganidde waggulu nti abadde awangudde akalulu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *