Olwali

Yakatambula emyaka 10

Ali Mivule

November 22nd, 2013

No comments

walker

Abakola ebyamagero tebaggwa mu nsi

Omusajja enzaalwa ye China okutambula kumusingira okudduka

Ono kati awezezza emyaaka etaano ng’atambula

Ono nno yali mukungu mu gavumenti kyokka n’alekulir aera okuva olwo yatandika okutambula ng’ava kyaalo ku kyaalo ku bigere era kati myaka 10 ng’akola.

Ono atambula n’ensawo entono gy’assa ku mugongo, camera ne bendera y’eggwanga lye

Buli gy’ayita abantu bamwegattako nabo nebatambula kyokka nga bakoowa nebakongoka ku mugendo

Omusajja ono yakakozesa engato eziri mu lukumi era ng’abawagizi be akozesa mukutu gw ainternet okubabuulira w’atuuse

Ekigendererwa kye nze naawe

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *