Olwali

ow’engalo 12 yekyaaye

Ali Mivule

November 8th, 2013

No comments

12 fingures

Omusajja eyazaalwa n’engalo 12 afuuse ensonga

Ono bw’omussa ku komputa awandiika ebigambo 100 mu ddakiika emu

Vijay Singh ng’alina n’ebigere 12 ateekateeka kusenguka okuva e Buyindi okudda mu Bungereza oluvanyuma lw’okulemererwa okufuna omulimu mu ggwanga lye.

Omusajja ono agambye nti yakasaba emirimu egisoba mu 50 nga teri amuwa kubanga bagaala bawala babalagavu

Kyokka era agamba nti ne mu buyindi abantu abalema nga yye balabibw ang’abe bisiraani nga y’ensonga lwaki ayagala kudduka mu ggwanga lino