Olwali

Ono omukka ogujjuza emipiira aguyisa mu nyindo

Ali Mivule

January 23rd, 2014

No comments

Man blows tyres

Ebyewunyisa tebiggwa mu nsi.

Omusajja ow’emyaka 61 mu ggwanga lya China yeegulidde erinnya lwakukozesa nyindo ye kufuuwa mukka mu mipiira.

gwe gy’ogendera ku masundiro g’amafuta okupika omukka mu mipiira yye addira nyindo ye n’atandika okusikuma ommukka era wayita mbale omupiira guno nga gujjudde

Nie Yongbing ekyewunyisa nti kino asobola okukikola nga waliwo alinnye ku mupiira ogwo.

Ono agambye nti obukodyo buno yabufuna emyaka munaana emabega bweyagenda mu ddwaliro ng’omukka gw’alina mu mubiri mungi era nebamuwa amagezi okugufulumya nga , nga wano weyatandikira ng’apika omukka mu bintu ebitali bimu era n’akuguka mu by’emipiira.

 

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *