Olwali

Ono obufumbo abusabye na sswaga

Ali Mivule

November 5th, 2013

No comments

homeless

Abantu bangi bambala nebatonnya ku lunaku lwebasaba abagalwa baabwe okukkiriza okubafumbirwa

Ssi bweguli eri omusajja Mike King yye asazeewo okwefuula masikiini ataliiko babe n’agenda mu maka agayamba abantu  ng’eno mukyala we gy’akola

Ono atuuse mu maka gano ng’atintima , abantu olumulabye nebanguwa okumuyamba nga muno mwemubadde ne muganzi we era wano n’akka ku maviivi n’amusaba akkirize amufumbirwe