Olwali

Omwenge gukoleddwa mu busa bw’enjovu

Ali Mivule

April 17th, 2013

No comments

elephant dung beer

Kkampuni y’omwenge mu ggwanga lya japan ekoze omwenge mu busa bw’enjovu .

Omwenge guno ekyewunyisa nti abantu bagugula ng’abawendule kumpi kugumala ku katale.

Omwenge guno guyitibwa Kono Kuro ekitegeeza kazambi

Abagunyweddeko bagamba nti yadde gukaawa, gulina engeri gyeguwoomereramu, olwo kagunywa n’afa obuwoomi.