Olwali

Omukyala ono tasaaga

Ali Mivule

May 12th, 2014

No comments

super fit mum

Abakyala bangi olubuto balutwaala nga bulwadde naye nga mwattu ssi bwekiri

Kati yye onbo bano tabamanyi ng’abadde asitula obuzito okutuukira ddala ku ssaawa y’okusindika omwana.

Meghan Leatherman, 33 ng’ava ku ssaza kye Arizona tayosangamu kugenda mu giimu nadde nga bangi babadde bamusaasira

Omukyaala ono w’azaalidde ng’asitula akazito akaweza 215 era nga kino abadde ekyenyumirizaamu

Yazadde bulungi era ne bbebi we taliiko buzibu bwonna