Olwali

Omubaka we Kyadondo leero asula mu uganda.

Ivan Ssenabulya

November 13th, 2017

No comments

Bya Samuel ssebuliba.

 

Wetwogerera nga  omubaka we Kyadondo East Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi wine atekateeka kulinya nyonyi leero okudda mu uganda okuva mu Dubali gyali kakano.

Kinajukirwa nti Kyakulanyi ono amaze e sabiiti namba nga atabaala amawanga okubadde  South Africa ne Unite Arab Emirates nadala ekibuga Dubai.

Nga ali eno, yasisinkana  banna-uganda abenjawulo nebawayaamu kunsonga ezikwata ku uganda , wabula nga obubakabwe yasinze kubuyisa munyimba.

Kati obukaba bwetakafuna, bulaga nti ono leero asula mu uganda.