Olwali

obutamenya kukozesa tooyi-Baboneredde

Ali Mivule

January 3rd, 2014

No comments

Nappies

Ebisesa tebiggwa mu nsi yadde abamu ate biba bibakaabya

Mu kibuga Ohio ekya America, ababadde balinze enyonyi okusitula kibabuseeko buli kimu bwekiyimiridde olw’omuntu agenze emanju n’asuula ki pamper mu tooyi enzungu

Tooyi eno ezibikidde nga kizibu omulala okugikozesa.

Kino kiwalirizza abaddukanya ennyonyi okujjako buli abadde ku nyonyi basooke okulongoosa ekikosezza bangi kyokka nga buli omu obwedda yegaana nti ssi y’akikoze.

Oluvanyuma bano babafunidde enyonyi oluvanyuma lw’okukizuula nti kabuyonjo ebadde efiiridde ddala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *