Olwali

Keeki y’omumbejja Diana etundiddwa buwanana

Ali Mivule

September 1st, 2014

No comments

Prince Diana cake

Abantu bangi ekibatwaala ku mbaga keeki.

Kati ate yyo mu Bungereza keeki bagitadde ku ddaala ddala nga keeki esayalibwa omulangira Charles n’omumbejja Diana mu mwaka gwa 1981 etundiddwa doola 1,375 nga mu za wano bwebukadde busatu n’ekitundu

Bw’owulira keeki oyinz aokulowooza nti nnamba naye kabajjo nga gwe k’olya ng’ogenze ku mbaga

Keeki emaze emyaka 33 ebadde akyali njeru ddala

Abatunze keeki eno bategeezezza ng’muguzi bw’ali omuntu ssekinoomu nekolera gyange era ng’awoomerwa nnyo okugula keeki z’abambejja n’abalangira

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *