Olwali

Kawo abizadde

Ali Mivule

January 3rd, 2014

No comments

Peas in white bowl. Image shot 2007. Exact date unknown.

Kati ebiseera ebisinga abagalana balayira nti mu bulungi ne mu bubi era nebalayira buli omu okugumikiriza munne.

Omukyala mu ggwanga lya Kuwait asazeewo ayawukane ne bba gweyakafumbirwa kati wiiki emu lwabutamanya kuliisa fooko.

Ono mu kifo ky’okuliisa kawo  fooko yasazeewo amuliise mugaati omukyala nava mumbeera.

Guno ssi gwegusoose nga waliwo omukyala omulala eyayawukana ne bba  oluvanyuma lw’okunyiga ekicupa ky’eddagala ly’amanyo wakati mu kifo gy’okukiva wansi .

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *