Olwali

Gwebabanja agenze mu woveni

Ali Mivule

September 24th, 2014

No comments

woman in oven

Mu  Georgia omukazi abadde anonyezebwa poliisi yekukumye mu woveni eyokya.

Ono poliisi ebadde ewmuwenja olw’ebbanja asangiddwa nga atuuyanidde yenna mu Oven gyeyekukumye oluvanyuma lw’amaka ge okuzingibwako.

Desma KaShay Brown, 25, yakozesa kaadi ya munne eya banka olwo n’atumya engoye za doola 428.

Poliisi ezze emuyigga kwekusalawo okwesonseka mu oven olutuukiddwako.

Eyo nno y’ensi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *