Olwali

Bu kkapa bwambala jiini

Ali Mivule

January 22nd, 2014

No comments

cats injeans

Abantu bangi balina ebisolo naye nga tebamanyi ngeri yakubisanyusa

Obadde okimanyi nti teri kisanyusa kkapa nga kwambala jiini

Bu kkapa buno kizuuliddwa nti bwagala nnyo okwambala jiini nga zisibiddwaamu n’omusipi nga buli bwebutambula nga bugikulula ee, esanyu nerikirako omwookyi wa gonja

Gujabagira ssinga bu kkapa buba bubiri nga bwebwegoba, anti buli akatunuulira kanne nga kasanyuka olwo amaka gaabwo negajjula essanyu