Olwali

Bano Tennis bamuzannye bukunya

Ali Mivule

May 12th, 2014

No comments

Naked tennis

Mu ggwanga lya Bungereza, mu kibuga ekikulu London wategekeddwaayo empaka za tenis nga zino abazeetabamu baba bukunya.

Empaka zino zeetabiddwaako ab’emikwano musanvu nga bonna ba model.

Omu ku beetabye mu mpaka zino Stefan Johnson agambye bagezaako kubeera banjawulo n’okwewala okukola buli omu ky’akola

Omuzannyo guno nno gwetabiddwaamu n’aawala basatu