Olwali

Atuuse ku ntikko n’alemerayo

Ali Mivule

January 6th, 2014

No comments

orgasm

Abazigera babiraba nti eby’embi bisekerwa

Mu ggwanga lya America omukyala abadde ne muganzi we mu ssanyu kimuweddeko bw’alemedde mu mbeera y’okutuuka ku ntikko okumala essaawa ssatu.

Ebitandise nga bya ssanyu gafuuse amaziga era muganzi we alabye biri bityo namuddusa mu ddwaliro.

Omukyala ono ategerekese nga Liz ategezezza nti yasanyuse nyo nga atuuse ku ntikko wabula kimubuuseko okulaba nga tatereera kwekusalawo bagende mu ddwaliro

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *