Olwali

Atamanyi kuwuga atuuyanye zikala

Ali Mivule

January 8th, 2014

No comments

Non swiimmer seeks refugee

Kati bbyo ebyewunyisa tebiggwa mu nsi.

Omusajja abadde tasobola kuwuga atuuyanye nga bwezikala ejjego bwerikubye eryaato kw’abadde mu ggwanga lya Taiwan.

Ono ekimuyambye nti amaaso agakubye ku kibaawo ekigambibwa okuba ekya ssaduuko y’abafu era kuno kweyerippye okumala ennaku 2.

Ono nno ssi muvubi kyokka nga yayagadde okukwatayo ku byenyanja okufunamu ensimbi ez’okulabirira mukyala we ali olubuto.

Omusajja ono asangiddwa ng’aseyeeyeza ku mazzi kyokka nga yenna aweddemu amazzi .

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *