Olwali

Asobedde abantu

Ali Mivule

January 6th, 2014

No comments

woman wakes up

Wali olabyeeko omuntu agudde ku kabenje ng’alogotaana.

Kati nno ono omukyal avudde ku ndogoyi n’agwa wansi kyokka ng’oluzze engulu ng’ayogera lulimi lulala nnyo.

Omukyala ono ow’emyaka 50 mugenyi mu ggwanga lya Scotland era ng’olulimi lwaayo abadde talumanyi kyokka kibaweddeko bw’azze engulu ng’alusaza budinda

Abasawo bamaze nebamwekebejja era okwogerako n’ab’oluganda lwe  nga mulimu aba scooti mu family kyokka nga nabo batidde nti ono olulimi bulijjo olumutawaanya abadde alwogera bulungi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *