Olwali

Ampangisizza abanoonya omusajja amukwaanye

Ali Mivule

January 7th, 2014

No comments

woman looks for lost love

Omukyala abadde anoonya omusajja gw’asisinkanye kyokka n’atamujjaako namba ya ssimu apangisizza kyaalo kiramba okunoonya omusajja ono

Omukyala ono omusajja gw’anoonya amusisinkanye ku mukutu gwa yintaneti mu baala bw’abadde atunda

Omukyala ono akuzisizza n’ebipande ng’alanga omusajja amubuzeeko n’asaba amumanyi amubuulire oba ye kenyini omusajja bw’aba abirabye omukubire.

Omukyala ono agamba nti musanyufu kubanga afunye abantua bamukubira abawera era ng’akikakasa nti wakusisinkana omusajja ono amuleseemu effumu.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *