Olwali

Abayindi bapepese emitwe

Ali Mivule

September 17th, 2014

No comments

indians shave heads

Abayindi abasoba mu 200 babawalakase emitwe nga bakungubagira  enkima efudde

Enkima eno yagudde mu kinnya n’efa bweyabadde egobwa embwa

Abayindi abahindu nno balina endowooza nti enkima evaako ebisiraani ebitagambika ssinga eva nebatagikolera mikolo okuli n’okusalako enviiri

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *