Olwali

Abadde yeekola obusolo afudde

Ali Mivule

September 13th, 2014

No comments

Afudde e china

Omusawo abadde agezesa enkola y’okwetuusa ku ntikko mu mukwano afiiridde mu kikolwa

Zheng Gang alumbiddwa ekirwadde ky’omutima era ng’asangiddwa wansi ng’afudde ku ttendekero lya Wuhan University mu China

Ono abadde yeggalidde mu kayumba balabye tavaayo kwekukamenya era mulambo gwebaguddeko

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *