Ebyobusuubuzi

Poliisi ekyanonyereza ku bya lufula

Ali Mivule

December 30th, 2013

No comments

City abbatoir 2

Poliisi ekyaali ku muyiggo gw’abantu abaalumba abakolera mu lufula ya portbell wano mu kampala

Mu lukiiko olutegekeddwa abasuubuzi ,aduumira poliisi ya Jinja road Wesley Nganizi agambye nti bakyafuna obujulizi okuva eri abantu abaaliwo nga tebannasalawo kisembayo .

Ssabiiti ewedde abantu abatannaba kutegerekeka baalumba ssentebe wa lufula eno Abbey Mugumba  nebamukuba akatayimbwa  n’oluvanyuma nebamubbako ensimbi ezisoba mu bukadde 10.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *