Ebyobusuubuzi

Oluguudo lwakulya buwumbi

Ali Mivule

July 31st, 2013

No comments

Jinj aroad

Kampala capital city authority yakusasaanya obuwumbi munaana mu kuddabiriza oluguudo lwe jjinja

Yakutandikira ku kizimbe kya Kitgum house okuddabiriza okutuuka eNakawa

 

Okusinziira ku plan erabiddwaako, oluguudo luno lwakuyisa emmotoka ssatu omulundi gumu

Omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba nti balinze lukusa okuva eri omuwi w’amagezi eri gavumenti ku by’enkola y’emilimu