Ebyobusuubuzi

Katemba ku container village

Ali Mivule

August 14th, 2013

No comments

Kaweesi

Wabaddewo katemba atali musasulire ku container village mu kampala, abasuubuzi bwebatabukidde munaabwe gwebagamba nti aludde n’abasoloozaamu ensimbi

Kaddu mwesigwa y’abadde akulira abasuubuzi kyokka ng’olwaleero poliisi bwekyaddeko mu kitundu kino yekukumye oluvanyuma lw’okuzuula nti bamugudde

Abasuubuzi balinnye mu Kyoto nebamulangira abakulembeze baabwe obubbi

Ettaka eryogerwaako ekizimbe ekiriko kya mugagga  John Ssebalamu naye abaddewo mu Lukiiko olwetabiddwaamu aduumira poliisi mu kampala n’emiriraano.

Kaweesi asuubizza nga bwebagenda okutereeza embeera n’asaba n’abasuubuzi okutegerana  okwewala okulwanagana ate bbo benyini

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *