Ebyobusuubuzi

Japan ekubye Uganda enkata

Japan ekubye Uganda enkata

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses

Gavumenti ya Japan eriko enkata ya buwumbi 2 gyekubye ku Uganda, nga zigenda ku kukozesebwa okukola nokudabiriza enguudo mu district ye Wakiso ne Kampala.

Omukwanaganya wa polojekiti eno Prof. Wakoto Kimura agambye nti obukadde 675 zigenda kutekebwa mu kukola enguudo e Kamwokya ku nkingizzi zekibuga Kampala.

Kamwokya yalondeddwamu olwokuba nti kitundu kisulwamu abantu atanega era kyabyabusubuzi.