Ebyobusuubuzi

Abantu bategedde yinsuwa

Ali Mivule

April 16th, 2014

No comments

insurance

Gavumenti egamba nti abantu bazze bategeera omugaso gwa yinsuwa

Kino kyeyolekedde ku bantu abazze bafuna yinsuwa ng’obuwumbi 456 bwebwafunibwa okuva ku buwumbi 351 mu mwaka ogwa 2012

Bino biri mua lipoota ekoleddwa ku nsonga za Yinsuwa nga bwezatambula mu mwaka 2013

Akulira ekitongole ky’eggwanga ekitwaala kkampuni za yinsuwa Ibrahim Lubega kaddunabbi agamba nti kino kivudde ku bantu okwongera okutegeera akalungi akali mu kutegekera obulamu bwaabwe