Ebyobusuubuzi

Abaalya eza Park yaadi batuyaana zikala

Ali Mivule

July 17th, 2013

No comments

Park yard market

Abagambibwa okulya ensimbi z’akatale ka Paaka yaadi batuyaana bwezikala

 

Babiri ku bbo bawereddwaayo eri poliisi lwakulemererwa okulaga embalirira ya bukadde 680.

Ensimbi zino zeezimu ku kawumbi akaweebwa abasuubuzi nga akatale kano kakutte omuliro

Abawereddwaayo eri poliisi kuliko Moses Esseriati Ne Charles Lubega

Akakiiko ka palamenti akakola ku mbalirira ‘ensimbi z’omuwi w’omusolo kakizudde nti bano bagaba obukadde 200 bwokka ezisigadde nebakuba ku mimwa

 

Ababiri bafubye okwewozaako nti ensimbi endala zagenda eri kibiina kyaabwe kyokka nga tebalina alisiiti

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *