Ebyobulamu

Siirimu wakulabika nga bukyaali mu baana

Ali Mivule

September 22nd, 2014

No comments

HIV treatment

Abakugu bazudde enkola abasawo gyebayinza okukozesa okutegeera abaana abazaaliddwa n’ekirwadde kya mukenenya.

Minisitule y’ebyobulamu etongozezza enkola eno ekozesa ekyuuma eky’omulembe

Minisita akola ku byobujjanjabi ebisookerwaako Sarah Opendi agamba nti luli kibadde kibatwalira ssabbiiti bbiri ekitono ennyo okukebera omwana kyokka nga kati kyakumala ssaawa busaawa.

Omu ku bakulembeddemu okuzuula ekyuuma kino Dr Laurdes Nadala agamba nti abaana abaweza ebitundu ana ku kikumi abazaalibwa n’obulwadde  bwa mukenenya beebajja okutaasibwa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *