Ebyobulamu

Obwongo busigala bukola ne mu tulo

Ali Mivule

September 12th, 2014

No comments

Brain

Abanonyereza okuva mu Cambridge ne Paris bagamba nti omuntu nebweyebaka obwongo busigala bukola.

Okuzuula bano bano bagezesezza abantu nga batunula kyokka nga nebwebeebase, basigadde baddamu bituufu.

Bagamba nti ate obwongo bw’omuntu nga yeebase buba bwoogi nnyo nga busobola n’okukola egimu ku mirimu egisinga okuba emizibu

Kati abanonyereza bano batandise okunonyereza okuzuula engeri omuntu gy’ayinza okukozesaamu obwongo buno mu kaseera nga yeebase

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *