Ebyobulamu

Kokoolo osobola okumuzuula nga bukyaali

Ali Mivule

July 31st, 2013

No comments

cancer

Abanonyereza bazudde enkoal enayamba abakyala okumanya nti balina kokoolo nga bukyaali

Abanonyereza bano okuva mu ssomero lya National Cancer Institute mu America bagamba nti mu nkola eno omukyala asobola okumanya oba alina kokoolo w’amabeere oba owa nabaana

Abakugu bano enkola eno ebaamu okukebera omusaayi ssinga enakozesebwa kijja kuyamba okukendeeza  ku bakyala abafa kokoolo kubanga kijja kuba kyangu okuzuula omulwadde era batandike okumukolako

Wabula enkola eno esobola kukozesebwa ku bakyala abali waggulu w’emyaka 50.