Ebyobulamu

Embekuulo etta amatu

Ali Mivule

February 3rd, 2014

No comments

earing

Kizuuliddwa nti abantu ebitundu 2 ku bisatu abagenda  mu ndongo omuziki gusigala gubakubira mu matu.

Kino kivaako bangi okufa amatu.

Okunonyereza kuno kwakoleddwa ku bantu 1,000 ababadde banyumirwa ebinyumu.

Abasawo bano bagamba nti kyandibadde kirungi omuntu n’ayamba obuuma obukuuma amatu obutayonooneka olw’embekuulo ebeera mu binyweero.