Ebyobulamu

Ebyobulamu bibulamu

Ali Mivule

July 4th, 2013

No comments

MDGs

Nga amawanga galindidirra nsalasale wokutukirirza ebiruubirirwa byekyaasa kino  mu mwaaka 2015 gavt yakuno essira esinze kuliteeka ku byabulamu.

Mu biruubirirwa 8  mwemuli okukendeeza ku muwendo gwabaana abafa nga bawere abakyaala abafiira musanya nebirala.

Minister wensonga zamawanga amalala , Sam Kuteesa agamaba Uganda yegaganudde nyo okukendeeza ku bizibu nga bino omwaaka 2015 nebwegunaaba guyiseeko.

 

Ebirubirirwa byekyaasa bino byateekebwawo ekibiina kyamawanga amagatte mu 2000 okusobola okuleetawo enkulakulana naddala mumawanga amankuseere.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *