Ebyobulamu

Babatutte entyagi

Ali Mivule

February 13th, 2013

No comments

Abasalamala ababadde basala emiti ku ttaka alya Kabaka batutte nabugi ssi mufungize.

Bano emiti babadde bagisala ku ddwaliro lya Madala Health center e Mityana.

Eddwaliro lino lyazimbibwa ssekabaka Muteesa  nga lyakukola ku ba bigenge wabula nga gavumenti yalyezza nelifuuka elya bulijjo.

Ababadde basala emiti bafubye kunyonyola nti bafunye olukusa nga buteerere era bwebatyo nebamalamu omusubi.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *