Ebyemizannyo

Tiketi za World Cup zitundibwa

Ali Mivule

August 20th, 2013

No comments

world cup

Tiketi z’okulaba omupiirta gw’ensi yonna ogugenda okubeera mu Brazil zitandise okutundibwa

Abagaala Tiketi zino bagenda ku mukutu gwa FIFa ogwa Internet

Abateesiteesi bakukubisa tiketi obukadde busatu mu emitwaalo 30 nga bagerageranyizza ku bantu abasemba okulaba empaka zino mu South Africa mu mwaka gwa 2006

 

Tiketi zino zigula wakari w’emitwaalo 5 n’ekitundu eri bannansi ba Brazil ate ng’abava mu mawnaga amalala empaka za kamalirizo bakuzirabira obukadde 2 ate egyabulijjo emitwaalo 22

Ezakuno

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *