Ebyemizannyo

Tiimu y’okubaka egenda Botswana

Ali Mivule

March 26th, 2014

No comments

 

NetballTeam yabato eyomuzannyo gwokubaka yakugenda e Botswana mumpaka ezokusunsulamu abanetaba muza Commoen wealth games omwaka guno.

Kino kidiridde akafubo akabaddemu minister webyemizanyo Hon Charles Bakabulindi wamu nabakungu ba Uganda Olympics committee olunaku lweggulo.

Team eno yali yawandukululwa kulukalala lwemizanyo egitwalibwa e Botswana mumwezi gwokutaano olwebbula lyensimbi ,wabula ensisinkano yabakungu bano,bakaanyiza okwatala aba Netball okwetaba mumpaka zino.