Ebyemizannyo

She- Cranes ewangudde nate

Ali Mivule

January 6th, 2014

No comments

She cranes in singapore

Tiimu y’abakyaala ey’omuzanyo gw’okubaka eya She Cranes erondedwa ku bw’omuzanyi w’omwezi oguwedde.

Team eno okulondebwa kiddiridde okuwangula empaka z’amawanga omukaaga eza  6 Nations Cup ezibadde e Singapore omwezi oguwedde.

Banamawulire abasaka agemizanyo aba USPA balonze team eno enkya ya leero mu lutuula olubadde e lugogo.

She Cranes okuwangula bafunye obululu 495 nga basinze team y’omuzanyo gw’ensero oba Basketball eya City Oilers wamu ne’y’omuzanyo gwa Cricket abali wansi w’emyaaka 19.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *