Ebyemizannyo

Onyango akyalidde Kattikiro

Onyango akyalidde Kattikiro

Ivan Ssenabulya

July 19th, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa

Kamala byonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abasambi b’ompiira okweyigirizanga enonno y’okkekerezza nokusiga ensimbi.

Kattikiro bino abayogedde kapiteeni wa tiimu ye gwanga the Uganda Cranes era omusambi wa Mamelodi Sundowns Dennis Onyango, bw’abadde amukyaliddeko.

Katikkiro agambye nti ssente z’ompiira zijja mu buvubuka kalenga bw’okula n’oggwa ku mpagala nga zigenda.

Yye Onyango asabye bann-Uganda aokuwagira aobulungi teama ye gwanga, nga bwebakikola ku mpaka zamasaza.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *