Ebyemizannyo

Omusu guyiseewo

Omusu guyiseewo

Ali Mivule

August 15th, 2013

No comments

Kabak and soccer

Mu mipiira gy’ebika olwaleero, ekika ky’omusu kiwanduddemu abalangira okwesogga oluzannya olusooka oluddirira olwakamalirzo luyite quarter final

Ab’Omusu okuyitawo bawangudde abalangira goolo 3 ku emu mu mupiira ogubadde mu kisaawe e Nakivubo

Omupiira ogwasooka , abalangira bawangula goolo 1 ku bwereere wabul goolo z’omusu zisobodde okuguyisaawo butereevu

Ate ggyo emipiira egyenkya okuli ogw’olugave ne Ngabi ensamba  kko n’og’enjovu n’envubu gisaziddwaamu

Omwogezi w’empaka zino. Lwanga Kamere ategeezezza ng’ekisaawe kye Nakivubo bwekigenda okukozesebwa ng’emipiira gino giddiziddwa e wankulukuku ku lunaku lwa Sunday.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *