Ebyemizannyo

Kibuli ayiseewo

Ali Mivule

May 7th, 2014

No comments

copa ccoca cola
Essomero lya Kibuli ss lyegasse ku Mvara,Cityzen High wamu ne Mehta elya Buikwe kuluzannya lwa Semi finals mumpaka za Copa Coca cola e’Gulu.
Go amassomero agabadde gasuubirwa okukola obulungi okuli st Juliana elya Gayaaza wamu nabawangula ekikopo kino omwaka oguwedde aba st Mary’s Kitende bawanduse mumpaka zino olunaku lwa’leero.
Empaka zino ezomulundi ogwa makumi abiri mubiri(22nd Edition) zikomekerezebwa kulwomukaaga lwa week eno.