Ebyemizannyo

Kawempe Muslim ne UCU bali ku fayinolo ya liigi

Ali Mivule

June 1st, 2017

No comments

Bya Ali Mivule

Ttiimu ya Kawempe Muslim SS yesozze fayinolo zempaka za liigi y’eggwanga ezokusatu ezomuddiringanwa.

Kawempe yetakuluzzako aba  Olila High Scool  2-0 .

Akulembeddemu abateebi  Hasfa Nassuna yateebye goolo 2 okuwa Kawempe obuwanguzi .

Kati Kawempe yakuzanya  aba UCU lady cardinals  abaakubye  Uganda Martyrs Lubaga 2-1 mu semi fayinolo endala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *