Ebyemizannyo

Jay Rodriguez

Ali Mivule

November 7th, 2013

No comments

Rodrguez

Omuwuwuttanyi wa tiimu ya Southampton, Jay Rodriguez alondeddwa okusamba mu tiimu y’eggwanga lya Bungereza omulundi ogusoose mu gw’okuzannyamu ogw’omukwano ne Chile kko ne Bugirimaani.

Abalala ku bassiddwa mu tiimu omulundi ogusoose kweli goolo kiipa wa Mancity, Joe Hart.

England egenda kuzannya Chile nga 15 omwezi guno, ate ekwatagane ne Germany nga 19.

Tiimu zombie z’ekwata zamala dda okuyitawo okwetaba mu kikipo ky’ensi yonna.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *