Ebyemizannyo

Hajji NKambwe ow’emotoka z’empaka afudde

Hajji NKambwe ow’emotoka z’empaka afudde

Ali Mivule

October 19th, 2015

No comments

File Photo: Hajji Nkambwe ngali ne mukyala

File Photo: Hajji Nkambwe ngali ne mukyala

Abantu abenjawulo bakyakungubagira abadde omwogezi wekibiina ekikulembera omuzannyo gwemotoka zempaka Haji Nkambwe afudde enkya ya leero.

Ab’ekibiina ekiddukanya omupiira mu ggwanga nabo bawaddeyo obubaka bwabwe obukubagiza

Omugenzi okubiddwa ekirwadde kya puleesa enkya ya leero ku ssaawa bbiri ez’okumakya .

Amyuka omukulembeze wekibiina ky’omuzannyo gw’emotoka z’empaka Dusman Okee ategeezezza nga omulambo bwegwatwaliddwa dda e Nakifuna nga era wakuzikibwa ku ssaawa 10 ezakawungeezi kaleero.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *