Ebyemizannyo

Golola azannya nga mukaaga

Ali Mivule

August 29th, 2014

No comments

Golola in the ring
Empaka zomuzanyo gwensamba’ggere wakati wa Golola Moses n’omumerika Richard Abraham ezibadde ezokuzanyibwa leero,zongezedwaayo okutuuka nga 6th September,ye week ejja kulwomukaaga ku speak Resort Munyonyo.
Okusinziira kukitunzi wa Moses Golola,omwami Lukas ategezezzanga nga bwebafunyemu okutataganyizibwa nebyentambula zomu’Merica Abraham wabula kumulundi guno wakutuuka mubudde era Tickets zakutundibwa mubifo ebibadde birambikidwa era nabaguze tickets ,bazitereke nga zigenda kukozesebwa week ejja ababiri bano nga bazannya.
Golola mukiseera kino ari mukutendekebwa okwakasameeme nomutendesi Zebra Senyange okweteka teeka obulungi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *