Ebyemizannyo

FUFA ne Maroons bakuteesa

Ali Mivule

September 2nd, 2014

No comments

FUFA new logo

Akulira FUFA  Moses Magogo ne  Maroons FC bawereddwa omukisa ogusembayo okuteeseza ebweru wa kkooti

Omulamuzi wa kkooti enkulu Steven Musota enjuuyi zombi aziwadde amagezi okusooka okugezaako okuteesa nga bayambibwaako minisita omubeezi akola ku byemizannyo Charles Bakkabulindi

Bano baakudda mu kkooti ku lw’okuna okunyonyola omulamuzi webatuuse

Magogo ne FUFA bakubwa m u mbuga z’amateeka aba Maroons FC abeemulugunya ku ky’okujjibwa mu liigi y’eggwanga mu bumenyi bw’amateeka.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *